-
1 Bassekabaka 1:33, 34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
33 Kabaka n’abagamba nti: “Mugende n’abaweereza ba mukama wammwe, mwebagaze mutabani wange Sulemaani ennyumbu yange,*+ mumuserengese e Gikoni.+ 34 Awo Zadooki kabona ne nnabbi Nasani bajja kumufukako amafuta+ okuba kabaka wa Isirayiri; era mujja kufuuwa eŋŋombe mugambe nti, ‘Kabaka Sulemaani awangaale!’+
-