-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 36:20, 21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Abo bonna abaawona ekitala yabatwala e Babulooni+ ne bafuuka baweereza be+ era baweereza ba batabani be, okutuusa obwakabaka bwa Buperusi lwe bwatandika okufuga,+ 21 okutuukiriza ekigambo Yakuwa kye yayogera okuyitira mu Yeremiya,+ okutuusa ensi lwe yamala okusasula ssabbiiti zaayo.+ Ennaku zonna ze yamala ng’eri matongo yali ekwata ssabbiiti, etuukirize emyaka 70.+
-