-
Malaki 1:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 “‘Omwana assaamu kitaawe ekitiibwa,+ n’omuddu assaamu mukama we ekitiibwa. Kale obanga ndi kitammwe,+ lwaki temunzisaamu kitiibwa?+ Era obanga ndi Mukama wammwe, lwaki temuntya?’* Yakuwa ow’eggye bw’abagamba mmwe bakabona abanyooma erinnya lyange.+
“‘Naye mugamba nti: “Erinnya lyo tulinyoomye tutya?”’
-