Makko 2:10, 11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Naye mmwe okusobola okukimanya nti Omwana w’omuntu+ alina obuyinza okusonyiwa ebibi ku nsi—”+ n’agamba oyo eyali yasannyalala nti: 11 “Nkugamba nti, Yimuka ositule akatanda ko ogende ewammwe.” Lukka 5:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Naye mmwe okusobola okukimanya nti Omwana w’omuntu alina obuyinza okusonyiwa ebibi ku nsi—” n’agamba eyali yasannyalala nti: “Nkugamba nti, Yimuka ositule akatanda ko ogende ewammwe.”+ Yokaana 5:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Yesu n’amugamba nti: “Yimuka ositule ekiwempe kyo* otambule.”+
10 Naye mmwe okusobola okukimanya nti Omwana w’omuntu+ alina obuyinza okusonyiwa ebibi ku nsi—”+ n’agamba oyo eyali yasannyalala nti: 11 “Nkugamba nti, Yimuka ositule akatanda ko ogende ewammwe.”
24 Naye mmwe okusobola okukimanya nti Omwana w’omuntu alina obuyinza okusonyiwa ebibi ku nsi—” n’agamba eyali yasannyalala nti: “Nkugamba nti, Yimuka ositule akatanda ko ogende ewammwe.”+