Matayo 12:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Abafalisaayo bwe baakiwulira ne bagamba nti: “Omuntu ono agoba dayimooni ng’akozesa maanyi ga Beeruzebuli,* omufuzi wa badayimooni.”+ Makko 3:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 N’abawandiisi abaava e Yerusaalemi baali bagamba nti: “Aliko Beeruzebuli* era agoba dayimooni ng’akozesa maanyi ga mufuzi wa badayimooni.”+ Lukka 11:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Naye abamu ku bo ne bagamba nti: “Agoba dayimooni ng’akozesa maanyi ga Beeruzebuli* omufuzi wa badayimooni.”+
24 Abafalisaayo bwe baakiwulira ne bagamba nti: “Omuntu ono agoba dayimooni ng’akozesa maanyi ga Beeruzebuli,* omufuzi wa badayimooni.”+
22 N’abawandiisi abaava e Yerusaalemi baali bagamba nti: “Aliko Beeruzebuli* era agoba dayimooni ng’akozesa maanyi ga mufuzi wa badayimooni.”+
15 Naye abamu ku bo ne bagamba nti: “Agoba dayimooni ng’akozesa maanyi ga Beeruzebuli* omufuzi wa badayimooni.”+