-
Matayo 15:36Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
36 Yesu yakwata emigaati omusanvu n’obwennyanja, ne yeebaza, n’abimenyamu, n’abiwa abayigirizwa, abayigirizwa ne babigabira abantu.+
-
-
Lukka 9:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 N’akwata emigaati etaano n’ebyennyanja ebibiri, n’atunula waggulu, n’asaba. Awo n’abimenyaamenyamu n’atandika okubiwa abayigirizwa be ne babigabira ekibiina ky’abantu.
-