Okuva 20:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 “Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa,+ olyoke owangaalire mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’agenda okukuwa.+ Ekyamateeka 5:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 “‘Kitaawo ne nnyoko+ obassangamu ekitiibwa nga Yakuwa Katonda wo bwe yakulagira, olyoke owangaale era obeere bulungi mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’agenda okukuwa.+ Abeefeso 6:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa”+ kye kiragiro ekisooka ekiriko ekisuubizo nti:
12 “Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa,+ olyoke owangaalire mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’agenda okukuwa.+
16 “‘Kitaawo ne nnyoko+ obassangamu ekitiibwa nga Yakuwa Katonda wo bwe yakulagira, olyoke owangaale era obeere bulungi mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’agenda okukuwa.+