Matayo 10:37 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 Oyo ayagala kitaawe oba nnyina okusinga nze, tansaanira; n’oyo ayagala mutabani we oba muwala we okusinga nze, tansaanira.+ Matayo 19:29 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 29 Era buli muntu eyaleka ennyumba, baganda be, oba bannyina, oba kitaawe, oba nnyina, oba abaana, oba ebibanja olw’erinnya lyange, ajja kufuna ebisingawo emirundi kikumi, era ajja kufuna n’obulamu obutaggwaawo.+ Lukka 18:29, 30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 29 N’abagamba nti: “Mazima mbagamba nti, tewali n’omu eyaleka ennyumba, mukazi we, baganda be, bazadde be, oba abaana olw’Obwakabaka bwa Katonda,+ 30 atalifuna ebisingawo emirundi mingi mu kiseera kino, n’obulamu obutaggwaawo+ mu nteekateeka y’ebintu* egenda okujja.”
37 Oyo ayagala kitaawe oba nnyina okusinga nze, tansaanira; n’oyo ayagala mutabani we oba muwala we okusinga nze, tansaanira.+
29 Era buli muntu eyaleka ennyumba, baganda be, oba bannyina, oba kitaawe, oba nnyina, oba abaana, oba ebibanja olw’erinnya lyange, ajja kufuna ebisingawo emirundi kikumi, era ajja kufuna n’obulamu obutaggwaawo.+
29 N’abagamba nti: “Mazima mbagamba nti, tewali n’omu eyaleka ennyumba, mukazi we, baganda be, bazadde be, oba abaana olw’Obwakabaka bwa Katonda,+ 30 atalifuna ebisingawo emirundi mingi mu kiseera kino, n’obulamu obutaggwaawo+ mu nteekateeka y’ebintu* egenda okujja.”