Matayo 9:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Yesu bwe yali ava eyo, abasajja babiri abazibe b’amaaso+ ne bamugoberera nga bwe boogerera waggulu nti: “Tusaasire, Omwana wa Dawudi.” Matayo 15:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Laba! omukazi Omufoyiniikiya ow’omu bitundu ebyo n’ajja, n’ayogerera waggulu nti: “Nsaasira Mukama wange, Omwana wa Dawudi. Muwala wange atawaanyizibwa dayimooni.”+
27 Yesu bwe yali ava eyo, abasajja babiri abazibe b’amaaso+ ne bamugoberera nga bwe boogerera waggulu nti: “Tusaasire, Omwana wa Dawudi.”
22 Laba! omukazi Omufoyiniikiya ow’omu bitundu ebyo n’ajja, n’ayogerera waggulu nti: “Nsaasira Mukama wange, Omwana wa Dawudi. Muwala wange atawaanyizibwa dayimooni.”+