Matayo 9:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Ne bamuleetera omusajja eyali yasannyalala, ng’agalamidde ku katanda. Yesu bwe yalaba nga balina okukkiriza, n’agamba oyo eyali yasannyalala nti: “Mwana wange, teweeraliikirira; osonyiyiddwa ebibi byo.”+ Makko 2:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Yesu bwe yalaba okukkiriza kwabwe,+ n’agamba oyo eyali yasannyalala nti: “Mwana wange, osonyiyiddwa ebibi byo.”+
2 Ne bamuleetera omusajja eyali yasannyalala, ng’agalamidde ku katanda. Yesu bwe yalaba nga balina okukkiriza, n’agamba oyo eyali yasannyalala nti: “Mwana wange, teweeraliikirira; osonyiyiddwa ebibi byo.”+
5 Yesu bwe yalaba okukkiriza kwabwe,+ n’agamba oyo eyali yasannyalala nti: “Mwana wange, osonyiyiddwa ebibi byo.”+