-
Makko 5:35-37Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
35 Bwe yali akyayogera, abasajja abamu abaava mu maka g’omukulu w’ekkuŋŋaaniro ne bajja ne bagamba nti: “Muwala wo afudde! Lwaki otawaanya omuyigiriza?”+ 36 Naye Yesu bwe yawulira bye baayogera, n’agamba omukulu w’ekkuŋŋaaniro nti: “Totya,* wabula laga okukkiriza.”+ 37 Awo n’atakkiriza muntu yenna kumugoberera okuggyako Peetero, Yakobo, ne Yokaana muganda wa Yakobo.+
-