-
Lukka 7:12, 13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Bwe yali anaatera okutuuka ku mulyango gw’ekibuga, n’asanga ng’omulambo gw’omuvubuka gufulumizibwa wabweru. Ye yali omwana yekka ow’omukazi+ eyali nnamwandu, era waaliwo abantu bangi ab’omu kibuga abaali ne nnamwandu oyo. 13 Yesu bwe yalaba nnamwandu oyo n’amusaasira,+ n’amugamba nti: “Lekera awo okukaaba.”+
-