Koseya 10:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ebifo ebigulumivu eby’e Besi-aveni,+ ekibi kya Isirayiri,+ birizikirizibwa.+ Amaggwa n’amatovu birimera ku byoto byabwe.+ Abantu baligamba ensozi nti, ‘Mutubuutikire!’ N’obusozi nti, ‘Mutugweko!’+
8 Ebifo ebigulumivu eby’e Besi-aveni,+ ekibi kya Isirayiri,+ birizikirizibwa.+ Amaggwa n’amatovu birimera ku byoto byabwe.+ Abantu baligamba ensozi nti, ‘Mutubuutikire!’ N’obusozi nti, ‘Mutugweko!’+