2 Abakkolinso 3:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Yakuwa* gwe Mwoyo,+ era omwoyo gwa Yakuwa we guba wabaawo eddembe.+ 1 Timoseewo 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Kabaka ow’emirembe n’emirembe,+ ataggwaawo,+ atalabika,+ Katonda omu yekka,+ aweebwe ettendo n’ekitiibwa emirembe n’emirembe. Amiina. Abebbulaniya 11:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Olw’okukkiriza, yava e Misiri,+ n’atatya busungu bwa kabaka,+ kubanga yeeyongera okuba omunywevu ng’alinga alaba Oyo atalabika.+
17 Kabaka ow’emirembe n’emirembe,+ ataggwaawo,+ atalabika,+ Katonda omu yekka,+ aweebwe ettendo n’ekitiibwa emirembe n’emirembe. Amiina.
27 Olw’okukkiriza, yava e Misiri,+ n’atatya busungu bwa kabaka,+ kubanga yeeyongera okuba omunywevu ng’alinga alaba Oyo atalabika.+