Yokaana 4:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Buli anywa ku mazzi ge nnaamuwa, taliddamu kulumwa nnyonta,+ naye amazzi ago ge nnaamuwa gajja kufuuka mu ye ensulo eneevangamu amazzi agawa obulamu obutaggwaawo.”+ Yokaana 17:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Okusobola okufuna obulamu obutaggwaawo,+ kibeetaagisa okukumanya ggwe Katonda omu ow’amazima+ n’oyo gwe watuma Yesu Kristo.+ Abaruumi 6:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Kubanga empeera y’ekibi kwe kufa,+ naye ekirabo Katonda ky’agaba bwe bulamu obutaggwaawo+ okuyitira mu Kristo Yesu Mukama waffe.+
14 Buli anywa ku mazzi ge nnaamuwa, taliddamu kulumwa nnyonta,+ naye amazzi ago ge nnaamuwa gajja kufuuka mu ye ensulo eneevangamu amazzi agawa obulamu obutaggwaawo.”+
3 Okusobola okufuna obulamu obutaggwaawo,+ kibeetaagisa okukumanya ggwe Katonda omu ow’amazima+ n’oyo gwe watuma Yesu Kristo.+
23 Kubanga empeera y’ekibi kwe kufa,+ naye ekirabo Katonda ky’agaba bwe bulamu obutaggwaawo+ okuyitira mu Kristo Yesu Mukama waffe.+