Yokaana 3:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ate era, tewali muntu yali alinnye mu ggulu+ wabula oyo eyava mu ggulu,+ Omwana w’omuntu. Yokaana 8:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 N’abagamba nti: “Mmwe muva wansi; nze nva waggulu.+ Mmwe muli ba mu nsi muno, nze siri wa mu nsi muno. Yokaana 8:42 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 42 Yesu n’abagamba nti: “Singa Katonda ye Kitammwe mwandibadde munjagala,+ kubanga nnava eri Katonda era ndi wano. Sajja ku bwange, naye Oyo ye yantuma.+
23 N’abagamba nti: “Mmwe muva wansi; nze nva waggulu.+ Mmwe muli ba mu nsi muno, nze siri wa mu nsi muno.
42 Yesu n’abagamba nti: “Singa Katonda ye Kitammwe mwandibadde munjagala,+ kubanga nnava eri Katonda era ndi wano. Sajja ku bwange, naye Oyo ye yantuma.+