Yokaana 5:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Awo Yesu n’abagamba nti: “Mazima ddala mbagamba nti, Omwana tayinza kukola kintu kyonna ku bubwe, wabula ebyo by’alaba Kitaawe ng’akola.+ Kubanga ebintu byonna Oyo by’akola n’Omwana by’akola. Yokaana 5:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Tewali kintu na kimu kye nnyinza kukola ku bwange. Nsala omusango nga Kitange bw’aŋŋamba;* era engeri gye nsalamu omusango ya butuukirivu,+ kubanga sinoonya bye njagala wabula eby’oli eyantuma.+
19 Awo Yesu n’abagamba nti: “Mazima ddala mbagamba nti, Omwana tayinza kukola kintu kyonna ku bubwe, wabula ebyo by’alaba Kitaawe ng’akola.+ Kubanga ebintu byonna Oyo by’akola n’Omwana by’akola.
30 Tewali kintu na kimu kye nnyinza kukola ku bwange. Nsala omusango nga Kitange bw’aŋŋamba;* era engeri gye nsalamu omusango ya butuukirivu,+ kubanga sinoonya bye njagala wabula eby’oli eyantuma.+