20 Mujjukire ekigambo kye nnabagamba nti: Omuddu tasinga mukama we. Bwe baba nga nze banjigganyizza, nammwe bajja kubayigganya;+ bwe baba nga bakutte ekigambo kyange, n’ekyammwe bajja kukikwata. 21 Naye bajja kubakola ebintu bino byonna olw’erinnya lyange, kubanga tebamanyi Oyo eyantuma.+