Ekyamateeka 18:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Yakuwa Katonda wo alikuwa nnabbi okuva mu baganda bo alinga nze. Omuwulirizanga.+ Ebikolwa 3:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Mu butuufu, Musa yagamba nti: ‘Yakuwa* Katonda alibawa nnabbi okuva mu baganda bammwe alinga nze.+ Muteekwa okuwulira ebintu byonna by’alibagamba.+
22 Mu butuufu, Musa yagamba nti: ‘Yakuwa* Katonda alibawa nnabbi okuva mu baganda bammwe alinga nze.+ Muteekwa okuwulira ebintu byonna by’alibagamba.+