Matayo 10:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Bwe babayigganyanga mu kibuga ekimu, muddukiranga mu kirala;+ mazima mbagamba nti temulimalako bibuga bya Isirayiri byonna ng’Omwana w’omuntu tannatuuka. Ebikolwa 11:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Abo abaasaasaana+ olw’okuyigganyizibwa okwajjawo oluvannyuma lw’okufa kwa Siteefano ne bagenda mu Foyiniikiya, mu Kupulo, ne mu Antiyokiya, naye nga babuulira Bayudaaya bokka ekigambo.+
23 Bwe babayigganyanga mu kibuga ekimu, muddukiranga mu kirala;+ mazima mbagamba nti temulimalako bibuga bya Isirayiri byonna ng’Omwana w’omuntu tannatuuka.
19 Abo abaasaasaana+ olw’okuyigganyizibwa okwajjawo oluvannyuma lw’okufa kwa Siteefano ne bagenda mu Foyiniikiya, mu Kupulo, ne mu Antiyokiya, naye nga babuulira Bayudaaya bokka ekigambo.+