Abebbulaniya 1:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+ Abebbulaniya 1:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Bonna si myoyo egiweereza mu buweereza obutukuvu,+ egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi? Okubikkulirwa 14:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ne ndaba malayika omulala ng’abuuka waggulu mu bbanga, era yalina amawulire amalungi ag’emirembe n’emirembe ag’okulangirira eri abo ababeera ku nsi, eri buli ggwanga n’ekika n’olulimi n’abantu.+
7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+
14 Bonna si myoyo egiweereza mu buweereza obutukuvu,+ egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi?
6 Ne ndaba malayika omulala ng’abuuka waggulu mu bbanga, era yalina amawulire amalungi ag’emirembe n’emirembe ag’okulangirira eri abo ababeera ku nsi, eri buli ggwanga n’ekika n’olulimi n’abantu.+