Yoweeri 2:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Oluvannyuma ndifuka omwoyo gwange+ ku bantu aba buli ngeri,Era batabani bammwe ne bawala bammwe balyogera obunnabbi,Abasajja bammwe abakadde baliroota ebirooto,N’abavubuka bammwe balyolesebwa.+ Ebikolwa 2:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 ‘“Mu nnaku ez’enkomerero,” Katonda bw’agamba, “Ndifuka omwoyo gwange ku bantu aba buli ngeri, era batabani bammwe ne bawala bammwe balyogera obunnabbi; abavubuka abali mu mmwe balyolesebwa, n’abasajja abakulu abali mu mmwe baliroota ebirooto,+ 1 Abakkolinso 11:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 naye buli mukazi asaba oba ayogera obunnabbi+ nga tabisse ku mutwe aba aswaza omutwe gwe, kubanga aba ng’omukazi amweddeko enviiri.
28 Oluvannyuma ndifuka omwoyo gwange+ ku bantu aba buli ngeri,Era batabani bammwe ne bawala bammwe balyogera obunnabbi,Abasajja bammwe abakadde baliroota ebirooto,N’abavubuka bammwe balyolesebwa.+
17 ‘“Mu nnaku ez’enkomerero,” Katonda bw’agamba, “Ndifuka omwoyo gwange ku bantu aba buli ngeri, era batabani bammwe ne bawala bammwe balyogera obunnabbi; abavubuka abali mu mmwe balyolesebwa, n’abasajja abakulu abali mu mmwe baliroota ebirooto,+
5 naye buli mukazi asaba oba ayogera obunnabbi+ nga tabisse ku mutwe aba aswaza omutwe gwe, kubanga aba ng’omukazi amweddeko enviiri.