-
Ebikolwa 25:11, 12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Bwe mba nga nnina ekibi kye nnakola ekinsaanyiza okuttibwa,+ sigaana kuttibwa; naye bwe kiba nti ebintu ebyo abantu abo bye bannumiriza si bituufu, tewali alina buyinza kumpaayo gye bali olw’okwagala okubasanyusa obusanyusa. Njulira Kayisaali!”+ 12 Fesuto bwe yamala okwogera n’abawi b’amagezi n’agamba nti: “Ojulidde Kayisaali, era ewa Kayisaali gy’ojja okugenda.”
-