Okuva 10:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Genda eri Falaawo, kubanga ndese omutima gwe n’emitima gy’abaweereza be okukakanyala,+ ndyoke nkole obubonero bwange mu maaso ge,+ Okuva 14:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Nja kuleka omutima gwa Falaawo gube mukakanyavu,+ era ajja kubawondera, ndyoke mmulwanyise era mmuwangule n’eggye lye lyonna,+ nneegulumize; Abamisiri bajja kumanya nti nze Yakuwa.”+ Awo Abayisirayiri ne bakola bwe batyo.
10 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Genda eri Falaawo, kubanga ndese omutima gwe n’emitima gy’abaweereza be okukakanyala,+ ndyoke nkole obubonero bwange mu maaso ge,+
4 Nja kuleka omutima gwa Falaawo gube mukakanyavu,+ era ajja kubawondera, ndyoke mmulwanyise era mmuwangule n’eggye lye lyonna,+ nneegulumize; Abamisiri bajja kumanya nti nze Yakuwa.”+ Awo Abayisirayiri ne bakola bwe batyo.