Abakkolosaayi 3:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Naye okugatta ku ebyo byonna, mwambale okwagala+ kubanga kunywereza ddala obumu.+ 1 Timoseewo 1:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Mazima ddala, ekigendererwa ky’ekiragiro kino kwe kuba n’okwagala+ okuva mu mutima omulongoofu, mu muntu ow’omunda omulungi, ne mu kukkiriza+ okutaliimu bukuusa. 1 Yokaana 4:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Abaagalwa, bwe kiba nti bw’atyo Katonda bwe yatwagala, naffe tugwanidde okwagalana.+
5 Mazima ddala, ekigendererwa ky’ekiragiro kino kwe kuba n’okwagala+ okuva mu mutima omulongoofu, mu muntu ow’omunda omulungi, ne mu kukkiriza+ okutaliimu bukuusa.