-
Matayo 22:37-40Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
37 N’amugamba nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amagezi go gonna.’+ 38 Lino lye tteeka erisinga obukulu mu gonna era lye lisooka. 39 Ery’okubiri eririfaanana lye lino: ‘Oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.’+ 40 Ku mateeka gano abiri Amateeka gonna ne Bannabbi kwe byesigamye.”+
-