22 Yakuwa Katonda olubiriizi lwe yaggya mu musajja n’alukolamu omukazi, n’amuleeta eri omusajja.+
23 Omusajja n’agamba nti:
“Ono nno lye ggumba erivudde mu magumba gange
Era omubiri oguvudde mu mubiri gwange.
Ono anaayitibwanga Mukazi,
Kubanga aggiddwa mu musajja.”+