27 Naye mweyise mu ngeri egwanira amawulire amalungi agakwata ku Kristo,+ kibe nti, ne bwe mba nzize okubalaba oba nga sizze, nsobole okuwulira ebibakwatako nti muli banywevu mu mwoyo gumu,+ nga muli omuntu omu mu kulwanirira okukkiriza okwesigamiziddwa ku mawulire amalungi,