44 Omulyolyomi ye kitammwe, era mwagala okukola ebyo by’ayagala.+ Oyo okuva ku lubereberye mussi,+ era teyanywerera mu mazima kubanga amazima tegamuliimu. Bw’ayogera obulimba aba ayogera ekituukagana n’ekyo ky’ali, kubanga mulimba era ye kitaawe w’obulimba.+