-
Abaggalatiya 1:7, 8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Si nti eriyo amawulire amalungi amalala; naye waliwo ababatawaanya+ nga baagala okunyoolanyoola amawulire amalungi agakwata ku Kristo. 8 Kyokka, ka kibe nti wabaawo omu ku ffe, oba malayika ava mu ggulu n’ababuulira amawulire amalungi agaawukana ku ago ge twababuulira, akolimirwe.
-