24 Kaakano nsanyuka olw’okubonaabona ku lwammwe,+ era mpulira nga sinnabonaabona mu bujjuvu mu mubiri gwange ku lw’omubiri gwa Kristo,+ nga kye kibiina.+
17 Muwulirenga abo ababakulembera+ era mubagonderenga,+ kubanga batunula ku lwammwe ng’abo abaliwoza;+ kino balyoke bakikole n’essanyu so si na kusinda, kubanga ekyo kiba kya kabi gye muli.