1 Abassessalonika 5:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 mubaagale nnyo era mubalage ekisa olw’omulimu gwe bakola.+ Buli muntu abeere mu mirembe ne munne.+ Yakobo 3:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Naye amagezi agava waggulu okusooka malongoofu,+ ga mirembe,+ si makakanyavu,+ mawulize, gajjudde obusaasizi n’ebibala ebirungi,+ tegasosola,+ era tegaliimu bunnanfuusi.+ 1 Peetero 3:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Yeewale ebibi+ akolenga ebirungi;+ anoonyenga emirembe era agigobererenga.+ 2 Peetero 3:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 N’olwekyo abaagalwa, okuva bwe mulindirira ebintu ebyo, mufube nnyo okusangibwa nga temuliiko bbala wadde akamogo era nga muli mu mirembe.+
13 mubaagale nnyo era mubalage ekisa olw’omulimu gwe bakola.+ Buli muntu abeere mu mirembe ne munne.+
17 Naye amagezi agava waggulu okusooka malongoofu,+ ga mirembe,+ si makakanyavu,+ mawulize, gajjudde obusaasizi n’ebibala ebirungi,+ tegasosola,+ era tegaliimu bunnanfuusi.+
14 N’olwekyo abaagalwa, okuva bwe mulindirira ebintu ebyo, mufube nnyo okusangibwa nga temuliiko bbala wadde akamogo era nga muli mu mirembe.+