13 Mazima ddala, eyo ye nsonga lwaki naffe twebaza Katonda obutayosa,+ kubanga bwe mwafuna ekigambo kya Katonda kye mwawulira okuva gye tuli, temwakikkiriza ng’ekigambo ky’abantu, naye mwakikkiriza ng’ekigambo kya Katonda, nga bwe kiri ddala, era kikolera mu mmwe abakkiriza.