2 Abakkolinso 1:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Atutaddeko akabonero+ era atuwadde obukakafu ku ekyo ekigenda okujja, nga guno gwe mwoyo+ oguli mu mitima gyaffe. Abeefeso 4:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Ate era temunakuwazanga mwoyo gwa Katonda omutukuvu,+ ogwakozesebwa okubassaako akabonero+ okutuusa ku lunaku lwe mujja okusumululwa ekinunulo.+ Okubikkulirwa 7:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Ne mpulira omuwendo gw’abo abaateekebwako akabonero; baali 144,000,+ okuva mu buli kika ky’abaana ba Isirayiri:+
22 Atutaddeko akabonero+ era atuwadde obukakafu ku ekyo ekigenda okujja, nga guno gwe mwoyo+ oguli mu mitima gyaffe.
30 Ate era temunakuwazanga mwoyo gwa Katonda omutukuvu,+ ogwakozesebwa okubassaako akabonero+ okutuusa ku lunaku lwe mujja okusumululwa ekinunulo.+
4 Ne mpulira omuwendo gw’abo abaateekebwako akabonero; baali 144,000,+ okuva mu buli kika ky’abaana ba Isirayiri:+