-
2 Abakkolinso 11:8, 9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Ebibiina ebirala nnabinyaga bwe nnakkiriza obuyambi bwe byampa nsobole okubaweereza mmwe.+ 9 Kyokka bwe nnali mu bwetaavu nga ndi nammwe, saakaluubiriza muntu n’omu kubanga ab’oluganda abaava e Masedoniya bampa bye nnali nneetaaga.+ Mu buli ngeri yonna saabakaluubiriza era nja kweyongera okukola bwe ntyo.+
-