-
Abeefeso 1:13, 14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Naye era nammwe mwamusuubiriramu bwe mwamala okuwulira ekigambo eky’amazima, amawulire amalungi agakwata ku bulokozi bwammwe. Okuyitira mu ye bwe mwamala okukkiriza, Katonda yabateekako akabonero+ ng’akozesa omwoyo omutukuvu ogwasuubizibwa, 14 nga bwe bukakafu obulaga nti tujja kufuna obusika bwaffe+ olw’ekigendererwa eky’okusumulula abantu ba Katonda+ okuyitira mu kinunulo,+ Katonda asobole okutenderezebwa n’okuweebwa ekitiibwa.
-