-
Okuva 9:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Bakabona abaakolanga eby’obufumu tebaayinza kuyimirira mu maaso ga Musa olw’amayute agaabaliko, kubanga amayute gaali ku bakabona ne ku Bamisiri bonna.+
-