32 Naye mujjukirenga ennaku ezaayita ze mwafuniramu ekitangaala,+ ne mugumiikiriza ensiitaano ey’amaanyi n’okubonaabona. 33 Oluusi mwafuukanga ng’ekyerolerwa nga muvumibwa era nga mubonyaabonyezebwa, ate oluusi mwabanga wamu n’abo abaabanga boolekagana n’ebintu ng’ebyo.