Yokaana 1:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Kigambo yafuuka omuntu*+ n’abeera mu ffe, era twalaba ekitiibwa kye, ekitiibwa omwana eyazaalibwa omu yekka+ ky’afuna okuva eri Kitaawe; era yali ajjudde ekisa eky’ensusso n’amazima. Abaruumi 8:29 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 29 kubanga abo be yasooka okufaako yabalonda dda basobole okubeera mu kifaananyi ky’Omwana we;+ Omwana we alyoke abeere omubereberye+ mu b’oluganda abangi.+ Abakkolosaayi 1:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Oyo kye kifaananyi kya Katonda atalabika,+ omubereberye w’ebitonde byonna;+
14 Kigambo yafuuka omuntu*+ n’abeera mu ffe, era twalaba ekitiibwa kye, ekitiibwa omwana eyazaalibwa omu yekka+ ky’afuna okuva eri Kitaawe; era yali ajjudde ekisa eky’ensusso n’amazima.
29 kubanga abo be yasooka okufaako yabalonda dda basobole okubeera mu kifaananyi ky’Omwana we;+ Omwana we alyoke abeere omubereberye+ mu b’oluganda abangi.+