Oluyimba 11
Okusanyusa Omutima gwa Yakuwa
Printed Edition
1. Katonda waffe, Yakuwa;
Twewaayo ’kukuweereza.
Era tulina enkizo
’Kusanyusa ’mutima gwo.
2. Omuddu wo omwesigwa,
’Kitiibwa kyo akyoleka,
Eby’omwoyo atuliisa,
Ne tukola by’oyagala.
3. Omwoyo gwo gutuwenga,
Tukuumenga obwesigwa,
Tukuweese ekitiibwa,
Era tukusanyusenga.
(Era laba Mat. 24:45-47; Luk. 11:13; 22:42.)