Ebirimu
Ssebutemba 15, 2010
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Okitobba 25-31, 2010
Fuba Okunoonya Omukisa gwa Yakuwa
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 95, 38
Noovemba 1-7, 2010
Obumu Bwawulawo Okusinza okw’Amazima
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 20, 121
Noovemba 8-14, 2010
Obumu bw’Abakristaayo Buweesa Katonda Ekitiibwa
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 119, 73
Noovemba 15-21, 2010
“Omukulembeze Wammwe Ali Omu, Ye Kristo”
OLUPAPULA 21
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 84, 25
Noovemba 22-28, 2010
Omukulembeze Waffe Akola Ennyo Leero
OLUPAPULA 25
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 120, 98
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 1 OLUPAPULA 7-11
Abaweereza ba Katonda beetaaga emikisa gye okusobola okutuukana n’emitindo gye egy’obutuukirivu. Kiki kye basaanidde okufuba okukola? Omwoyo gwa Yakuwa omutukuvu guyinza gutya okutuyamba okwaŋŋanga ekizibu kyonna kye tuyinza okwolekagana nakyo?
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 2, 3 OLUPAPULA 12-20
Ebitundu bino bijja kutuyamba okukiraba nti kirungi era kisanyusa ab’oluganda okubeera obumu. Tujja kulaba ensonga lwaki Yakuwa yekka y’asobola okugatta abantu okuva mu mawanga gonna. Oluvannyuma tujja kulaba buli omu ku ffe ky’ayinza okukola okusobola okukuuma obumu bw’ekibiina, kino ne kiweesa Katonda ekitiibwa.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 4, 5 OLUPAPULA 21-29
Ebitundu bino ebibiri bijja kutuyamba okwongera okutegeera engeri Kristo, Kabaka waffe ow’omu ggulu, gy’atukulemberamu. Amanyi bulungi ekigenda mu maaso mu buli kimu ku bibiina by’abagoberezi be ku nsi.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Mpeererezza mu Kiseera Omubadde Okukulaakulana okw’Amaanyi 3
Kaweefube ow’Enjawulo mu Bulgaria Avaamu Ebirungi 30