Ebirimu
AGUSITO 2016
3 Ebyafaayo—Nnafuna Essanyu mu Kugaba
WIIKI YA SSEBUTEMBA 26, 2016-OKITOBBA 2, 2016
8 Obufumbo—Ani Yabutandikawo era Yalina Kigendererwa Ki?
WIIKI YA OKITOBBA 3-9, 2016
Ekitundu ekisooka kyogera ku ngeri obufumbo gye bwatandikamu, ebyo Amateeka ga Musa bye googera ku bufumbo, n’ekyo Yesu kye yayogera ku bufumbo bw’Abakristaayo. Ate ekitundu eky’okubiri kyogera ku buvunaanyizibwa abaami n’abakyala bwe balina okutuukiriza, nga bwe kiragibwa mu Byawandiikibwa.
18 Noonya Ekintu eky’Omuwendo Okusinga Zzaabu
WIIKI YA OKITOBBA 10-16, 2016
20 Okiraba nti Weetaaga Okwongera Okukulaakulana mu by’Omwoyo?
WIIKI YA OKITOBBA 17-23, 2016
25 Olaba Obwetaavu bw’Okutendeka Abalala?
Kitusanyusa nnyo okulaba nti omulimu gw’okubuulira gweyongera okukulaakulana buli lukya. Naye tukiraba nti kino kireetawo obwetaavu bw’okwongera okugaziya ku buweereza bwaffe? Tuyinza tutya okwongera okukulaakulana mu by’omwoyo era ne tuyamba n’abayizi baffe aba Bayibuli okukulaakulana mu by’omwoyo? Lwaki kyetaagisa okutendeka abalala? Ebibuuzo ebyo bijja kuddibwamu mu bitundu bino.