Ogw’Okusoma mu Kibiina
MAAYI 2017
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJULAAYI 3-30, 2017
© 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
ECUADOR
Payoniya owa bulijjo ng’abuulira omusuubuzi mu katale k’eby’emikono mu kibuga Otavalo mu bukiikakkono bwa Ecuador. Abuulira mu lulimi oluyitibwa Quichua (Imbabura).
ABABUULIZI
90,110
ABAYIZI BA BAYIBULI
148,637
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2016)
274,593
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.jw.org/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.