Ddesemba 4-10
ZEFFANIYA 1–KAGGAYI 2
Oluyimba 27 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Munoonye Yakuwa ng’Olunaku lw’Obusungu Bwe Terunnatuuka”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Zeffaniya.]
Zef 2:2, 3—Munoonye Yakuwa, munoonye obutuukirivu, munoonye obuwombeefu (w01 3/1 lup. 9 ¶5-7)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Kaggayi.]
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Zef 1:8—Kulabula ki okutuweebwa mu lunyiriri luno? (w07 12/1 lup. 11 ¶3)
Kag 2:9—Mu ngeri ki ekitiibwa kya yeekaalu ya Zerubbaberi gye kyali kisinga ekya yeekaalu ya Sulemaani? (w07 12/1 lup. 17 ¶3)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kag 2:1-14
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okufuba okugaba magazini ya Zuukuka! Na. 6 2017. Kyokka olw’okuba twagala kwogera butereevu n’abantu, tetusaanidde kuleka magazini eyo mu maka we tutasanze bantu.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Olulimi Olulongoofu Luyamba Abantu Okuba mu Mirembe n’Okuba Obumu (Zef 3:9): (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku Omunaala gw’Omukuumi ogwa Agusito 15, 2012, olupapula 12, akatundu 4. Mulabe vidiyo erina omutwe, Abaali Abalabe Baafuuka Ba Mukwano. (Genda ku vidiyo. EBYOKULABIRAKO N’OKUBUUZA EBIBUUZO).
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 23, 24, 25
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 92 n’Okusaba