A7-D
Ebintu Ebikulu Ebyaliwo mu Bulamu bwa Yesu ku Nsi—Obuweereza bwa Yesu mu Ggaliraaya (Ekitundu 2)
EKISEERA |
EKIFO |
EKYALIWO |
MATAYO |
MAKKO |
LUKKA |
YOKAANA |
---|---|---|---|---|---|---|
31 oba 32 |
Ebitundu by’e Kaperunawumu |
Yesu agera engero z’Obwakabaka |
||||
Ennyanja y’e Ggaliraaya |
Akkakkanya omuyaga |
|||||
Ebitundu by’e Gadala |
Asindika dayimooni mu mbizzi |
|||||
Oboolyawo e Kaperunawumu |
Awonya omukazi ekikulukuto ky’omusaayi; azuukiza muwala wa Yayiro |
|||||
Kaperunawumu (?) |
Awonya abazibe n’omusajja atayogera |
|||||
Nazaaleesi |
Ab’omu kitundu kye era tebamukkiriza |
|||||
Ggaliraaya |
Abuulira mu Ggaliraaya omulundi ogw’okusatu; asindika abatume okubuulira |
|||||
Tiberiya |
Kerode atemako Yokaana Omubatiza omutwe; asoberwa ng’awulidde ebikwata ku Yesu |
|||||
32, ng’Okuyitako kunaatera okutuuka (Yok 6:4) |
Kaperunawumu (?); Ebuvanjuba w’Ennyanja y’e Ggaliraaya |
Abatume bakomawo nga bava okubuulira; Yesu aliisa abasajja 5,000 |
||||
Ebuvanjuba w’Ennyanja y’e Ggaliraaya; Genesaleeti |
Abantu bagezaako okufuula Yesu kabaka; atambulira ku nnyanja; awonya bangi |
|||||
Kaperunawumu |
Agamba nti ye “mmere ey’obulamu”; bangi beesittala ne bamwabulira |
|||||
32, oluvannyuma lw’Okuyitako |
Oboolyawo e Kaperunawumu |
Ayanika obulombolombo bw’abantu |
||||
Foyiniikiya; Dekapoli |
Awonya muwala w’omukazi; aliisa abasajja 4,000 |
|||||
Magadani |
Tawa kabonero okuggyako aka Yona |