EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Naawe Oyoleka Obuvumu nga Asa?
Asa yalwanirira okusinza okulongoofu (1Sk 15:11, 12; w12 8/15 lup. 8 ¶4)
Okusinza Yakuwa Asa yali akutwala nga kukulu nnyo okusinga enkolagana gye yalina n’ab’eŋŋanda ze (1Sk 15:13; w17.03 lup. 19 ¶7)
Wadde nga Asa alina ensobi ze yakola, Yakuwa yali amutwala nti mwesigwa olw’engeri ennungi ze yalina (1Sk 15:14, 23; it-1-E lup. 184-185)
WEEBUUZE: ‘Nkiraga nti okusinza okulongoofu nkutwala nga kukulu nnyo? Nneewala okukolagana n’omuntu yenna eyava ku Yakuwa, k’abe omu ku b’eŋŋanda zange?’—2Yok 9, 10.