Footnote
d EBIFAANANYI: Enkuŋŋaana ku Kizimbe ky’Obwakabaka zituwa akakisa okufaayo ku balala. Tulaba (1) omukadde ng’ayogerako n’omubuulizi omuto awamu ne maama we, (2) taata omu ne muwala we nga bayambako mwannyinaffe akaddiye okugenda ku mmotoka, (3) abakadde babiri nga bawuliriza bulungi mwannyinaffe ng’aliko by’abagamba.