Footnote
a Ekitundu kino kigenda kutuyamba okwongera okuba abakakafu nti Yakuwa yekka y’asobola okutuwa obulagirizi obwesigika. Ate era kigenda kutuyamba okukiraba nti okukolera ku magezi g’ensi kivaamu emitawaana, ate okukolera ku magezi agali mu Kigambo kya Katonda kirimu emiganyulo mingi.