Footnote
a Okuva ku Pentekooti ey’omwaka gwa 33 E.E., Yakuwa azze awa Abakristaayo abamu essuubi ery’ekitalo, ery’okufugira awamu n’Omwana we mu ggulu. Abakristaayo abo bamanya abatya nti Katonda abalonze okufugira awamu n’Omwana we? Kiki ekibaawo ng’omuntu aweereddwa enkizo eyo? Ekitundu kino kyesigamiziddwa ku ekyo ekyafulumira mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa Jjanwali 2016 era kigenda kuddamu ebibuuzo ebyo.