Footnote
a Yakuwa tatugeraageranya na balala. Kyokka abamu ku ffe tuyinza okwegeraageranya n’abalala era ekyo ne kituleetera okwenyooma. Mu kitundu kino tugenda kulaba ensonga lwaki kya kabi okwegeraageranya n’abalala. Ate era tugenda kulaba engeri gye tuyinza okuyambamu ab’omu maka gaffe n’abalala mu kibiina okwetwala nga Yakuwa bw’abatwala.